1 Chronicles 12:18

18 aAwo Omwoyo n’aka ku Amasayi, omukulu w’abo amakumi asatu, n’ayogera nti,

“Ffe tuli babo, Dawudi!
Tuli naawe, Omwana wa Yese!
Obuwanguzi, Obuwanguzi gy’oli;
era Obuwanguzi bubeere eri abo abakuyamba,
kubanga Katonda wo ajja kukubeera.”
Awo Dawudi n’abaaniriza era n’abafuula bakungu mu ggye lye.

Copyright information for LugEEEE